Amannya gano mulimu agatatuumibwa mu buli Ssiga nolw'ekyo kikulu nnyo okwebuuza ku bakulu abakuzaala nga tonatuuma mwana linnya lyonna.