Ensikiragano ya Bannamwama

Ebyasa munaana eby'obukulembeze mu Kkobe. Bannamwama 40 abakulembedde Ekika kye Kkobe okuva mu mwaka gwa 1200 okutuuka leero.

1200 - Lero 40 Abakulembeze 8+ Ebyasa bingi

Amannya ga Bannamwama okuva ku yasooka

No. Nnamwama gye yaziikibwa Obufuzi bwa Kabaka Emyaka
1 Nsereko Kalamazi Teketwe Buwama Kintu 1200-1230
2 Ssikyemanywa Ssekkonge Butamba Kintu -
3 Bamwanjula - - -
4 Bakiranze - - -
5 Walubandwa - Nakibinge 1440-1490
6 Kyambalango I - Mulondo 1490-1510
7 Lukookera - Mulondo -
8 Mayengo - Ssuuna I 1530-1555
9 Masanda - Sekamaanya 1555-1590
10 Kateta - Kimbugwe 1590-1610
11 Kiragga Katuuso Mutebi I 1650-1670
12 Kkulanju - Jjuuko 1670-1682
13 Kikaawa - Jjuuko -
14 Magajja Magala-Buzimwa Kayemba 1682-1690
15 Mukooki - Ndawula 1700-1710
16 Kironde I - Mawanda 1740-1760
17 Ssemagwatala - Mawanda -
18 Ssemiti - Namugala 1760-1770
19 Tebakyagenda - - -
20 Ssekiremba - - -
21 Muluuli - - -
22 Sserukomaga - - -
23 Balimunsi - - -
24 Kigembe - - -
25 Nabbumba Magala-Buzimwa - -
26 Nannyumba Kayabwe - -
27 Kavavagalo Kayabwe - -
28 Nakatanza Vumba - -
29 Kasala - - -
30 Muwakanya Magala-Buzimwa Muteesa I 1856-1884
31 Kitemagwa Magala-Buzimwa Mwanga II -
32 Kabizzi Magala-Buzimwa - -
33 Ssematimba Magere - -
34 Kironde II Buyiwa Kiwewa 1888-1888
35 Musuyi Ddamba Kalema 1888-1889
36 Alafaili Kawuma Buyongo-Buzimwa Mwanga II 1889-1897
37 Yosefu Byekwaso I Buwama Chwa II 1897-1937
38 Yozefu Byekwaso II Buwama Chwa II -
39 Leonard Kiragga Buwama Muteesa II ne Mutebi II 1962-2001
40 Augustine Kizito Mutumba - Mutebi II 2001-lero